Swangz Avenue Presents; Winnie Nwagi performing “Wendi”.
Stream & Download: https://swangzavenue.ffm.to/wendi
Connect with Winnie Nwagi: https://ffm.bio/winnienwagi
Swangz Avenue on Spotify: https://swangzavenue.ffm.to/officialswangzavenuespotify.OYD

Lyrics:
Party papi ggwe alina party kitty tukikube
Criminally kiyite popi Yeah
Go amazina nina ga chati chati so nga nkufa butole tuzine dirty
Munyigo munyigo
Nga oli 18 and over kiba legal legal
Balemwa okuba ku byabwe bano batuliko
Munyigo ku munyigo

Ojjukira command y’akayimba kutama
Onsabula amasaasi g’omukwano ku nyama
Olinamu obukodyo bwa ba Buddha Gautama
Bano abalenzi bankuba ttam
Mu love be babuuka buuka batala somer(sault)

Bring Selector
Wendi nebw’oba oyagala kukikubamu wendi
Sikuwakanya teesa teesa
Wendi nebw’oba oyagala kukikubamu wendi
Tukikola kinyuma kweggamba
Wendi nebw’oba oyagala kukibamu wendi
Wendi nebw’oba oyagala kugazinamu wendi
Sikuwakanya teesa teesa
Wendi nebw’oba oyagala kukyakalamu wendi
Tukikola kinyuma kweggamba

Ggwe bw’ojja mu makkati
Party ya wano ng’ekwata akati
When mi gidigidigidi man comfort
Nkugambye anyumirwa nadda mu kati
Nze alina obukolomooni
So when you call on me you call on money
Party nebw’ojibwatula nga popcorn
Nkusalako ne salvation mu zone
Omuziki bwegukuba
Ba merica mbu bakutya okusinga Osama
Ontwala n’ebulaaya nenjiga ku lusama
Nebwetubeera body to body tontama
Bano abalenzi bankuba ttama

Bring selector
Wendi nebw’oba oyagala kukikubamu wendi
Sikuwakanya teesa teesa
Wendi nebw’oba oyagala kukikubamu wendi
Tukikola kinyuma kweggamba
Wendi nebw’oba oyagala kukibamu wendi
Wendi nebw’oba oyagala kugazinamu wendi
Sikuwakanya teesa teesa
Wendi nebw’oba oyagala kukyakalamu wendi
Tukikola kinyuma kweggamba

Tulina
chemistry wadde omukwano art
olukulabye wano kwekusanyuka nti
Bamenya mitima ggwe you know Winnie can’t
Era ndi wa kkukuuma gyal ah militant
Murder she wrote

Munyigo munyigo
Nga oli 18 and over kiba legal legal
Balemwa okuba ku byabwe bano batuliko
Munyigo ku munyigo

Ojjukira command y’akayimba kutama
Onsabule amasasi g’omukwano ku nnyamba
Olinamu obukodyo bwa ba Buddha Gautama
Bano abalenzi bankuba ttama

Bring selector
Wendi nebw’oba oyagala kukikubamu wendi
Sikuwakanya teesa teesa
Wendi nebw’oba oyagala kukikubamu wendi
Tukikola kinyuma kweggamba
Wendi nebw’oba oyagala kukibamu wendi
Wendi nebw’oba oyagala kugazinamu wendi
Sikuwakanya teesa teesa
Wendi nebw’oba oyagala kukyakalamu wendi
Tukikola kinyuma kweggamba

Murder she wrote
Munyigo munyigo
Nga oli 18 and over kiba legal legal
Balemwa okuba ku byabwe bano batuliko
Munyigo ku munyigo

#SwangzAvenue #WinnieNwagi #Wendi #OfficialVideo
Music video by Winnie Nwagi performing “Wendi”. © 2026 Winnie Nwagi/ Swangz Avenue, Distributed by Kelele Digital